
OMUNTU NGA BWALOWOOZA
Read by
Peter Kalyabe
Release:
09/13/2020
Runtime:
1h 44m
Unabridged
Quantity:
“Omuntu nga Bwalowooza” oba "As a Man Thinketh" akatabo kenavvunula okukazza muluganda ela nenkakusomera – akawandikibwa omwami Omungeleza; James Allen, katabo kasufu nnyo okuzaama. Akatabo kano tekageenda kukyuusa bulamubwo kyoka, nendaba gyolabamu ebintu, naye kagenda kuwa eliiso elyokusatu – mukikolwa ekyokuwagala obwongo’bwo okutuuka ku ssa elyokulowooza okwokuntiko – anti’ela obwongo kyekilabo ekikyasinzeyo omugaso mubulamu. Obubaka obukalimu bwakikungu nnyo ate nga bwabuwanana mumuwendo. Ogenda kwetaaga okukadingana enfunda eziwela kasobole okukubugaana. Wazila okukafunamu ennyo olina okukiliza okuggulawo obwongo’bwo kubanga kko tekesigamye mpagi zabusosoze, naddala ezo ezesigamye ebyenzikiliza, endabika n’obuwangwa. Kano kko kabuli muntu awatali kumulamula oba kumutikka nkoligo nabuwangwa bwabalala. Omuntu nga bwalowooza mumutima gwomutimgwe ela bwatyo bwaali. Kale bwotyo nawe ogenda kufuuka ekilooto’kyo ekikyasinzeyo okuba kuntiko.
Release:
2020-09-13
Runtime:
1h 44m
Format:
audio
Weight:
0.0 lb
Language:
English
ISBN:
9781662145971
Publisher:
Author's Republic
Praise
